Olutindo Oluggya ku Mugga Kiyira

0
900

Enteekateeka zokutongoza olutindo lwokumugga Nile olugatta Buganda ku Busoga zirabika ziggyiddwako engalo era bwekataligirya luggulwawo lunaku lw’enkya. Olutindo luno olutuumiddwa SOURCE OF THE Nile Luwezaako obuwanvu bwa mita 525 nga lwe lwokka mu Uganda olufaanana luti.