Omusibe Aliko Beyatumye Omunyago

0
328

Poliisi y’e Mubende eyitiddwa bukubirire okutaasa abasajja ababiri abatuuze bebateeberezza okuba ababbi b’ettaka ne babakuba emiggo nga baagala okubamiza omusu. Bino bibadde ku kyalo Kyampisi mu kibuga Mubende.