Omusolo gwa ‘Mobile Money’ Gubamenya?

0
597

Abamu ku babaka ba paalamenti bennyamidde olwa puleziden ti Museve ni okulwawo okuteka omukono ku nnongoserza yetteeka lyomusolo gwa mobile money eryayisibwa gyebuvuddeko Ababaka bano bagamba nti kikwasa ennaku nti okuva paalamenti lweyasyisa omusolo ku mobile money ku nkomerero yomwezi oguwedde nokutusa kati nga presidenti tanaba kulitekako mukono ekintu ekyongedde okunyigiriza banauganda abakozesa mobile money.