Pollisi Egumizza Bannayuganda ku By'okwerinda

0
595

Omuduumizi wa police Martin okoth Ochola ategezeeza nti eby’okwerinda mu ggwanga biri gulugulu. Wayogeredde bino nga banakampala bangi bali mubweralikirivu olwokuwambibwa kwa bantu okukudde ejjjembe. Kyoka Ochola agamba nti obumulumulu obuliwo bwakutelezebwa mu bwangu.