Ssente Z’abavubuka Zandibaamu Enzikiza

0
512

Akakiiko ka palamenti akolondola ensasanya y’ensimbi mu bitongole bya gavumenti kakunyiza abakulu okuva mu ministry y’ekikula ky’abantu nga bakulembedwa omuwanika waabwe Pius Bigirimana ku nsonga za ssente z’abavubuka.