Ssentebe Omukambwe Poliisi Emuyise

0
806

Ssentebe wa district y’e Wakiso Matia Lwanga Bwanika akedde kweyanjula ku kitebe kya bambega poliisi e Kibuli annyonnyole ku bigambibwa nti yakozesa ebigambo ebisosola mu mawanga n’okutiisatiisa abantu. Wabula avuddeyo ssi musanyufu ng’agamba nti bamulidde obudde kuba kyabadde asuubirayo ssi kyasanze