Ssentebe wa NRM Yawamba Woofiisi

0
897

Abakulembeze ku kyalo Namungona 2 mu Ggombolola ye Lubaga nga bakulemberwamu poliisi bawemukidde ssentebe wa NRM ku kyalo ekyo, Kayongo Samuel lwa kweyita kyatali nga yeefudde ssentebe w’ekyalo. Kayongo ono agambibwa okuba nti abadde yezza woofiisi y’ekyalo nga agamba nti tayinza kufugibwa mukazi wadde nga yamuwangula mu kalulu k’ekyalo.