Supreme Mufti Asaalidde Abayizi Nkumu

0
785

Supreme mufti seeka Silman Kasule Ndirangwa leero akulembeddemu duwa y’okusabira abayizi bonna mu ggwanga abagenda okukola ebigezo by’ekibiina ekyomusanvu omwaka guno Mu duwa eno eyenjawulo abayizi okuva mu masomero agenjawulo bakunganidde ku muzigiti e Kibuli