Zaake Anyumizza Ebyali mu Arua

0
366

Omubaka wa Mityana Municipality Francis Zzaake ayambalidde omukulembeze we ggwanga Yoweri Kaguta Museveni ku byamutuukako mu Arua nga alumiriza nti abamukuba natuuka okukoma ku mugo gwentaanabaali bamulanga kubeera ku ludda oluvuganya gavt Zzaake leero lwayogedde ebyaliwo bukya akubwa emyezi ebiri emabega amale atwalibwe mu ddwaliro gyayamala ennaku eziwera