Bamusigasimbi Bayiwa Ettaka mu Lutobazzi

0
862

Ab’obuyinza e Jinja baliko bamusiga nsimbi babiri bebakutte lwa kwesenza mu lutobazi. Abakwate nga bebananyini Kkampuni ya Shree Modern Textile Ltd Co bakwatiddwa lubona nga bayiwa ettaka mu lutobazi oluweza yiika 10 mu ngeri emenya amateeka.