Uganda Etandise Okukola Essimu

0
937

Uganda efulumizza essimu yaayo esoose okukolerwa wano eno ngetuumiddwa Life Mobile era nga ya kika kya Smart Phone ngesuubirwa okutuuka mu bannayuganda bonna omwaka ogujja Kino okusinziira ku gavumenti kyakukendeeza ku ssente Uganda zeeyiwa ebweru ngesuubula essimu era kigaziye ne ku mirimu gya wano ewaka wamma ggwe olwo Uganda ebalirwe mu mawanga agaliko kyegakola.