Kamya Waakuyiiyiiza Kasasiro mu Kibuga

0
720

Minisita wa Kampala Beti Kamya alagidde abakwasisa amateeka mu KCCA okuddamu bunnambiro okugoba abatembeyi ku nguudo zonna mu Kampala kuba bagotaanya entambula. Mu kiseera kino enguudo za Kampala ezisinga obungi zijjudde abantu abatundira eby’amaguzi byabwe ku nguudo.