Abatalina Pamiti Baluguddemu

0
375
Enkya yaleero abagoba bebidduka abakozesa oluguudo lwa Kira okumpi n’ekitebe kya NBS emitaafu gibetimbwe obwenyi ngentabwe eva kuba Turafika abakedde okubasulako ekiddo. Embeera eno etuuse nokusattiza ba Dereva.