Abavubuka B’e Masajja Batabukidde Town Clerk

0
261

Abatuuze b’e masajja bakedde kugoba town Clerk w’ekibuga kyabwe ategerekeseeko nga Jimmy Mabanja lwa bo kyebayise okulya enguzi nokuteekawo emisolo egitategerekeka. Abavubuka abagobye town Clerk ono bamukedde ku makya era abadde yakatuuka mu kifo kino