Ab'e Mende Babakoonedde Ennyumba

0
680

Abatuuze abakunukkirizza mu 10 e Kakunyu Mende mu district y’e Wakiso bakyapokya na biwundu oluvannyuma lw’okulumbibwa abatemu ne babatematema mu kiro ekikeesezza olwaleero. Bagasseeko okubakoonera ennyuma n’okubonoonera ebirime byabwe.