Akabenje K’eggali Y’omukka

0
545

Poliisi y’e Tororo eriko abasajja babiri beekutte ng’ebateebereza okusomola ebyuma mu mitambo gye ggali y’omukka ekiviiriddeko egaali ebadde eva e Mombosa okwerindiggula ku ddimwa. Akabenje kano kabadde ku kyalo Ofinye kinya nampindi okuva ku nsalo e Malaba ebyamaguzi byebadde yetisse byonna nebyononeka.