Ateeberezebwa Okutta Omwana we Waakuvunaanibwa

0
260

Omukazi Nakalema Harriet poliisi gweyakwatidde e Mulago olunaku lw’eggulo ng’atutteyo omwana afudde, agguddwako gwa butemu. Nakalema ono abadde akola mu maka agamu mu Balintuma Zone e Kiwatule yategeezezza poliisi nti sitaani yeyabadde akakkanye ku mwana we n’asmusokoolamu ebyenda ekyamuviiriddeko okufa.