Avunaanibwa Okutta Kirumira Alojja

0
231

Omulamuzi w’eddaala eriisooka e Wakiso, Esther Nakadama Mubiru ayongezzaayo okuwulira omusango Gavt mwevunaanira Abubakar Karungi okutta eyali omuduumizi wa poliisi y’e Buyende, Mohammed Kirumira. Omulamuzi era alagidde Kalungi ajjanjabwe bunnambiro obuvune bwalina mu mbiriizi ne munda mu lubuto.