Bannakyewa Bafaayo ku Baana Bonna

0
11559

Ebitongole by’obwanakyewa ebilwanirira eddembe lya baana wano mu ggwanga bibakanye ne kawefube wokulwanyisa ebikolwa eby’okukabasanya nokutulugunya abaana naddala mu masomero ebikyase ennyo ensangi zino. Banakyewa abeegatira mu bibina mukaga bategezeza nti omuwendo gwabana abatulugunyizibwa gweyogedde nga kati okugumalawo kyetaagisa okukwatira awamu.