Bano Bakaabye ku Lw'abatuukirivu Bonna

0
766

Olunaku lwa November nga 1 lwe lumu ku nnaku enkulu ennyo mu bagoberezi ba kristo anti lwe lwabatukuvu bonna era mu mawanga agamu luba lwa kuwummula. Abamu babadde bagenda mu masinzizo okwebaza katonda olw’ekirabo eky’obulamu nga bannayuganda abamu bali mu miranga bakowoola katonda abataase ebizibu byebalimu.