Ebikolimo By’enkoko Bitta Kamunye?

0
1071

Abakyala abakakasa nti bebanyini ttaka Gavumenti kweyagala okusengulira abantu abakubwa enjega ye Bududa , ettaka bweryabumbulukuka, basazeewo ensonyi okuzisiba ku nkondo nebasalawo okweyambulira abakulu abavudde mu wofiisi ya sabaminisita nga bakulembeddwamu Kamisona avunanyizibwa ku nsonga z’ababundabunda Rose Nakabugo nga bano babadde bagenze okulambula ettaka lino bano kyebawakanya.