Ekyama mu By'obufuuzi by'e Sembabule

0
398

Eby’obufuzi ebyokweyagaliza n’okusika omuguwa mu bakulembeze byongedde okuzingamya emirimu mu disitulikiti y’e Seembabule. Mu kiseera kino ng’abatuuze balinze obuweereza bbo bakulembeze buli omu olunwe lw’ebikyalemye alusonga mu munne.