Ettaka Ly'omu Kirangira Libasattiza

0
768

Akakiiko akanonyereza ku takka akakulemberwa omulamuzi era nnyini ntebe Catherine Bamugemereire kayise bukubirere kamisona we byetakka owa disitulikiti ye Mukono Robert Opio abako nebyatagaza kunsonga ezikusa ku takka Lye Mukono erikayanirwa. Kino kidiidde abatuuze bo kukyalo Kirangira Lwanyonyi erisangibwa mu gombolola lye Nama mu district ye Mukono kwekubirira enddulu mu kakiiko ka Bamugemereire nga banonya obuyambi oluvanyuma lw’okubagobwa ku takka lyabwe.