Kkooti Esaze ga Nkolwa

0
304

Mu kaweefube w’okukendeeza ku Misango egikwata kubutabanguko mu maka n’okukabassanya abaana, essiga eddamuzi lireese enkola eyenjawulo eyokulamulamu emisango ekika kino. Mu ngeri eyenjawulo,Kkooti zino zaakutuulanga mu bitundu ebyenjawulo okumala ekiseera ekigere, nga bwebasiisiira mu kitundu abalamuzi bavaawo bawulidde ssaako okusala emisango gino egyetuumye ennyo mu ggwanga olwo nebagenda mu kitundu ekiralala era nebakola kyekimu.