Kwoyelo Azziddwayo mu Kkomera

0
3570

Okuwuliriza okweyimirirwa kwa Thomas Kwoyelo kugudde butaka oluvannyuma lwa kooti okutegeezebwa nti omubaka wa Kilak Gilbert Oulanyah omu ku baali abookumweyimira okubeera ebweru weggwanga Kwoyelo avunaanibwa emisango egiwera nga gyekuusa ku bwa kalintalo nga e luzira eno yaakamalayo emyaka mwenda.

More News