Muka Museveni Ataddewo Akakiiko ku Nakivubo

0
265

Omulimu gw’okuzimba ekisaawe ky’e Nakivubo gwandidamu okukwajja oluvannyuma lw’okuyimirira okumala emyezi 6. Kino kiddiridde minisita webyenjigiriza Janet Kataha Museveni okussaawo akakiiko ak’enjawulo okutunula mu nsonga z’ekisaawe kino ekibadde kitandise okwogeza Bannayauganda obutotono.