Museveni Ayambalidde Abakulemebeze

0
684

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni akukkulumidde abakulembeze abezza ensimbi z’omuwi w’omusolo ezibaweebwa okukulaakulanya ebitundu byaabwe nategeeza nti bano bebalemesa eggwanga okukulakulana. Museveni era asaze entotto ku butya ebbula ly’emirimu gyerigenda okugonjolwa bwabadde atongoza amakolero e Namanve agazimbiddwa omubadde n’erya transformer y’amasannyalaze esoose okukolebwa mu Uganda.