Nyamityobora Egudde Maliri ne URA

0
308

URA FC ekoze amaliri ga zero zero ne Nyamityobora kukisawe kye Namboole mu mupiira gwa Startimes Uganda Premier League mu mupiira ogulagidwa ku Sanyuka TV. Shafiq Kagimu asubidwa peneti mu kitundu eky’okubiri era kati Nyamityobora erina obubonero buna nga yakawangula omupiira gumu nekubwa ena nga gano gemaliri gabwe agasoose.