Okugaziya Ekisaawe Ky'ennyonyi

0
767

Olw’omuwendo gw’abantu abeyongedde obungi abakozesa ekisaawe ky’enyoonyi Entebbe, abateekereteekera ekisaawe batemye evunike okuzimba ekifo awagenda okwazibwanga abantu abayingira ekisaawe. Akulira ekisaawe ky’e Nnyoonyi ategezezza nga okuzimba ekifo kino bwekigenda okwanguyiza abagenda ku kisaawe okukeberebwa okusinga nga bweguli kati nga balwa mu nnyiriri.