Poliisi Egobye Abakambwe Baayo

0
1046
Omwogezi wa poliisi mu gwanga Emilian kayima akaakasiza okugobwa kwa basirikale b’ekibinja kya flying squad. Kayima abadde atangaaza ku baluwa eyafulumidde ku mikutu gimugatta bantu ngeraga nti abamu ku basirikale abaabadde mu kabinja kano  bakwatiddwa ku nkoona.