Wuuno Julius Poloto Owa KCCA FC

0
334

Musaayi muto wa Vipers Julius Poloto yoomu ku baana abatoo abasinga okuzannya omupiira mu liigi y’eggwanga eya Startimes Uganda Premier league. Ono yanyumizamu n’omusasi waffe Grace Mbabazi namubuulira olutabaalo lwe.