Tag: #AgeLimit
Okwekalakaasa Kwa FDC Kwa Nkya
Ekibiina kya FDC kigamba kimaliridde kyakutongoza enteeketeeka yaakyo ey’okutalaaga eggwanga nga kivumirira okukyusa ssemateeka akawaayiro aka 102(b) FDC egamba kawefube waabwe ono ...Poliisi Yeerize N'abe Makindye
Polisi yeezoobye ne bakansala abakiikirira makindye west ababde baagala okwekalakaasa nga bawakanya engeri omubaka waabwe Allan Sewanyana gyeyakwatibwamu n’okutulugunyizibwa nga nejebuli eno ...Buganda Eyatukidde Ku Byemyaka
Obwakabaka bwa Buganda buvuddeyo ku nsonga ezabadde mu paalamenti nebulaga okweralikirila okw’amaanyi Kamala byonna ow’ekitiibwa Charles Peter Mayiga ategezezza bannamawulire eBulange Mengo ...Abavubuka B'obubizzi Boogedde
Abavubuka abatalina mirimu abeegattira mu kisinde ki Jobless Brotherhood balangiridde kyebazzaako okulaga obutali bumativu Supiika wa paalamenti olw’ebyabaddewo mu lukiiko lw’eggwnga olukulu ...Paalimenti Yandiddamu Akacankalano, Ababaka Balabudde
Ababaka abawakanya obutakata ku nyingo 102 ekugira okwongeza emyaka gya president, bewera okutandikira webakomye olunaku lwegulo. Ababaka bano abayitiddwa ku kitebe kya ...Paalimenti Esimye Kadaga
Palamenti kati etaliimu bavuganya esiimye omulimo omulungi ogwakoleddwa sipiika Rebecca Alitwala Kadaga okutaasa ekifaananyi kya paalamenti ng’agoba ababaka abaabadde basiiwuuse empisa okumala ...Bannakyewa Batwala Paalimenti Mu Kkooti
Ekibiina ekitaba Bannakyewa mu Uganda ekya NGO forum kigamba nti tekigenda kutunula butunuzi nga Bannayuganda bakakibwa okukwata ekkubo erigenda okuttattana eggwanga lyabwe. ...Kayihura Y'eyayise Abajaasi Mu Paalimenti
Ssaabaduumizi wa poliisi muggwanga Gen.Kale Kayihura a abaserikale ba SFC Abakuuma Pulezidenti mu paalimenti okukwata ababaa abaabadde bagobeddwa sipiika mu lutuula lwa ...Kanyeihamba Alabudde Kadaga
Omulamuzi eyawummula Prof George Kanyeihamba avuddeyo n’anenya sipiika wa paalimenti Rebecca Alitwala Kadaga olw’obutalekera mumyuka we Jacob Oulanya nsonga eno ey’okuwuliriza okusaba ...Poliisi Ekedde Ewa Lukwago
Police leero ekedde kuyimbuila basajja baayo okusuula emisanvu mu kkubo eriva ewa Loodi Meeya wa Kampala Erias Lukwago era nemutegeeza nga bwatakirizibwa ...