Tag: Buganda Kingdom

  • Abalangira Kata Beegwe mu Malaka

    Abalangira nabambejja Kabuze kata bibabugume oluvanyuma lwa Ssabalangira MUSANJE GODFREY KIKULWE okwabula olukiiko ng’entabwe evudde kibutakanya obubaluseewo abamu bwebazudde nti wabaddewo abali ...
  • Nnabagereka Ayagala Abaana Babasomesebwe Ebintu Byebategeera

    Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda agambye nti ku mulembe guno ogwa science ne tekinologiya, eby’ensoma byetaaga bikyusibwemu, amasomero gasomese abaana ebintu bye balabako, ...
  • Mmengo Enoonya Bamusingansimbi

    Obwakabaka bwa Buganda butandise enteekateeka ey’okukulaakulanya ettaka lyabwo mu district y’e Wakiso ne Kyaddondo nga bazimbako ennyumba ezebbeeyi ate nga nsaamusaamu mu ...
  • Abagerere Basiibye Beekeja, Beesunga Kabaka

    Bugerere awuuma era bannabugerere w’owulirira bino beejaga nga beesunga okulaba ku mpologoma ya Buganda Ssaabasajja Kabaka. Omutanda yasiimye okulambula Bugerere okumala ennaku ...
  • Abavubuka Ba Buganda Boolekedde Bugerere

    Ebibinja bya bavubuka bibiri nga buli kimu kirimu abavubuka 200 okuva mu masaza agenjawulo okuva mu bwakabaka bwa Buganda bakubisaamu engatto okwolerekera ...
  • Buganda Eggudde Olutalo ku Bwavu

    Obwakabaka bwa Buganda bwagala gavumenti eyawakati eyongere ku ssennte zeteeka mu byobulimi kubanga lyekubo lyokka erigenda okugya bannayuganda mu bwavu naddala abavubuka ...
  • Katikkiro Alidde mu Ttama Lwa Ttaka Lya Kabaka

    Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akyomedde abantu abeenonyeza ebyabwe nga basala olukujjukujju okunafuya Kabaka n’okumujjako obuyinza bwalina ku ttaka lye. Katikkiro ...
  • Empologoma Esisinkanye Ginayo

    Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri alagidde abantu okujjumbira ennyo ebyobulambuzi ng’agamba nti bisobola okuyigiriza abantu enonno n’obuwangwa. Omutanda era asimye okuwerera ...
  • Gavumenti Eyanukudde Buganda ku Ttaka

    Gavumenti eyawakati eyanukudde Buganda ku ky’okuwakanya enteekateeka zaayo ez’okwongera okukola ennongoosereza mu tteeka ly’ettaka, okuwa gavumenti obuyinza okweddiza ettaka ly’obwannanyini okukolerako eby’enkulaakulana ...
  • Omutanda Alabiseeko Eri Obuganda

    Abantu ba Kabaka olwaleero balaze omutanda esannyu bwe b’eyiye ku kisaawe ky’enamboole okulaba ku Mutanda nga agalawo empaka z’omupiira ez’amasaza. Wabula Saabasajja ...