Tag: Eid

  • Return to God – Sheikh Kalumba

    At Kawempe Mbogo mosque, the preaching was quite different with emphasis on renewal of faith. Sheikh Adnan Kulumba a senior religious leader ...
  • Iddi W'omusambi W'omupiira Lubega

    Edirisa Lubega muzannyi wa mupiira era agucangira mu tiimu ya Proline FC. Muddu wa Allah ono yenyumiriza nnyo mu ddiini ye era ...
  • Ennyama Tetambudde mu Lufula

    Abakinjagi aba lufula y’oku Portbell ge bakaaba ge bakomba, bagambye nti Iddi ya luno ebasaze n’ekatagga. OMuwandiisi wa lufula eno Muhamed Nsubuga ...
  • Waliwo Abaagala Okunzita – Jajja Nakibinge

    Okuvaako e Kibuli Jjajja w’obusiraamu Omulangira DR Kassim Nakibinge abikudde ekyama nti gavumenti egudde mu lukwe nti waliwo abamwewerera okumutta. OMulangira Nakibinge ...
  • Temutuvunaanira Wamu ku Bikolobero – Seeka

    Okusaala mu bitundu by’eggwanga ebyesuddeko okuva mu Kampala kutambudde bulungi, era tewannawulirwayo mawulire mabi. Okuvaako e Jinja, Sseeka akangudde ku ddoboozi n’asaba ...
  • Abasiraamu Bakubiriziddwa Okuzaala

    Ku muzikiti gw’e Wandegeya, Imam Kasozi akuliddemu swalah, akubirizza Abaanadaamu bazaale abaana mu bungi, kubanga emirembe egijja gyolekedde ebisomooza bingi. Imam Kasozi ...
  • Poliisi Enoonya Abaakoze Ettemu e Kasangati

    Police ya Uganda ekutte abasajja 2 ng’ebateebereza okuba n’omukono mu ttemu eryakoleddwa e Kasangati olunaku lw’eggulo. Abatemu abatannategeerekeka baalumbye e Kasangati ne ...
  • Mudduukirire Abaavu mu Kiseera Kino – Seeka Mubiru

    Ku muzikiti Masijid Musa ogwa Hotel Africana, abakkiriza abeesobola mu by’ensimbi babajjukizza okukozesa Iddi eno enkulu okuwa essanyu abantu bonna abali mu ...
  • Ekibbattaka Ly'obusiraamu Kungi – Mufti Mubaje

    Mufuti wa Uganda Sheik Shaban Ramadhan Mubajje yeekokkodde ekibbattaka ly’obusiraamu ekisibuseewo ensangi zino, ng’ate libbibwa Bayisiraamu bennyini. Bw’abadde mu kusaala Iddi Aduha ...
  • Lukwago Ayagala Muyinza, Akunze Abasiraamu

    Mu bitundu bya Kampala n’emiriraano Abayisiraamu bikumi na bikumi beeyiye mu mizikiti okusaala Iddi Aduha, nga bajjukira jjajja w’abakkiriza Nabbi Ibrahim eyali ...