Tag: Jiggers
Obadde Okimanyi Nti Envunza Bwetakuleetera Mbaliga Ekulemeza?
Mu Obadde Okimanyi olwaleero, omanyi ebiva mu kulumwa envunza? Ye abaffe obadde okimanyi nti envunza ziyinza okukuviirako okukkirira ekaganga.Obadde Okimanyi: Envunza Nkabwe
Omunoonyereza waffe Kibalizi John leero azze na kulabula so nga bwasomesa, anti akizudde nti gwe envunza gweziruma, nebwozitundula olina okusigala nga weekebera ...Obadde Okimanyi Nti Envunza Tezimanyi Mwavu na Mugagga?
Leero mu Obadde Okimanyi munnaffe Kibalizi John akizudde nti envunza abangi zemulowooza nti ziruma bigere byokka, zisobolera ddala bulungi okukwata ku buli ...Obadde Okimanyi nti Obucaafu Bwebuleeta Envunza?
Mu Obadde Okimanyi tukyaali ku nvunza nga abakugu bagamba nti ebiwuka bino biva nnyo ku bucaafu kko n’okusula nebisolo. Kibalizi John ne ...Obadde Okimanyi: Envuza si Kilwadde Kya Bulijo
Mu Obadde Okimanyi olwaleero, Kibalizi John akusabuukululira ekiwuka kyebayita envunza. Abasinga obungi, naddala abaali bawangaaliddeko mu byalo kyetwogerako mukitegeera bulungi. Tuula okkalire ...