Abaadiventi Bafunye Omulabirizi Omugya

0
552

Ekanisa y’abadiventi etuuziza omulabirizi waayo ow’obugwanjuba bwa Uganda wakati mu sannyu, ngono yazze mu bigere bya Pasita Isiah Kalumba.
Samuel Mwebaza y’atuziddwa era Ssabalabirizi Daniel Matte ono amutuliza Kagote mu kibuga Fort Portal.