South Sudan: Salva Kiir Bamutadde Mu Kattu

0
198

Pulezidenti wa Suth sudan kyadaaki apondoose nakkiriza okugabana obuyinza nabayekera oluvanyuma lwenteseganya ezirude nga zigenda mu masso nga zigwa obutaka. Bano olunaku lwegulo lwonna balumaze mu maka gamukulu munaabwe Yoweri Museveni Entebe era nebakanya kubintu bingi omwabadde n’okugabana obuyinza wakati wa gavumenti n’abayekera abaludde nga batabangula emirembe gya Southsudan ekivirideko abantu ebikuminebikumi okulusulamua akaba.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here