Education and sports minster Janet Kataha Museveni has urged ministry of education staff to work selflessly to improve the ministry performance. She says the ministry can be the first to make a difference in the way government employees perform. This was during the Leadership Development Training for senior managers...
Stanley Lwanga, a resident of Namavundu village in Kasangati sub-county Wakiso has petitioned the commission of land inquiry in order to reposses his land. According to Lwanga, his 72 acres of land were grabbed by the Kalenge family leaving him with only one acre.
Susan Namata ; a woman who was yesterday charged and remanded to Luzira prison on charges relating to insulting the person and privacy of President Yoweri Kaguta Museveni has failed to secure bail today before Buganda Road Court . The police at CPS failed to forward Namata's file to...
Nakawa chief magistrate's court has declined to dismiss charges against the group of suspects in the former police spokesperson murder case who were not committed to the high court for trial. The magistrate says he has not had the case file for reference since march this year and hence...
The Solid waste management war in Kampala returns with Nabugabo updeal’s contract lying in the balance following the President’s visit to down town kampala recently. The traders have since refused to pay for gabage collection stating that the president put a stop to the payments. The state of affairs...
Flights from Africa to the rest of the world are expanding more than ever thanks to more competition in the airline industry. The latest development being the first direct flight from East Africa to the United States completed on Monday. Passengers on Kenya Airways' Boeing 787-8 Dreamliner took the...
The ‘New Formation’ a political pressure group under Gen Mugisha Muntu is to be registered as a political party by 25th December 2018. The group is currently working on drafting party colours, the constitution and mode of membership.
Former employees of the defunct Crane Bank have petitioned the Speaker of Parliament Rebecca Kadaga demanding that the Parliamentary Committee on Commissions, Statutory Authorities and State Enterprises investigates their termination by DFCU Bank. The employees demand for compensation in excess of 48 billion shillings.
Officials from the Bank of Uganda led by the Governor Emmanuel Mutebile was dismissed from the Parliamentary committee on Commissions, State Authorities and State Enterprises for appearing without supporting documents on the closure of banks. Mutebile together with his deputy Luis Kasekende had appeared before a committee chaired by...
President Museveni has commissioned six new factories at the Namanve industrial park in Mukono district. The new industries are expected to increase the country’s exports and create more employment opportunities. The president then flagged off the first consignment of exports
Olunaku lwa November nga 1 lwe lumu ku nnaku enkulu ennyo mu bagoberezi ba kristo anti lwe lwabatukuvu bonna era mu mawanga agamu luba lwa kuwummula. Abamu babadde bagenda mu masinzizo okwebaza katonda olw’ekirabo eky’obulamu nga bannayuganda abamu bali mu miranga bakowoola katonda abataase ebizibu byebalimu.
Eyali omuteebi wa Vipers SC Erisa Keith Sekisambu yegasse ku Gor Mahia eya Kenya mu ndagaano ya myaka etaano. Sekisambu twogeddeko naye ku ssimu natubuulira ekyamuwaliriza okugenda e Kenya.
Abakugu mu byenfuna bategeezezza nga gavumenti okulemererwa okubunyisa tekinologiya saako n’okuleeta enkola y’okuyisa ensimbi ku mutimbagano ky’ekivuddeko kumpi bangi okusigala nga ensmbi bazitereka mu bucuupa.
Olw’omuwendo gw’abantu abeyongedde obungi abakozesa ekisaawe ky’enyoonyi Entebbe, abateekereteekera ekisaawe batemye evunike okuzimba ekifo awagenda okwazibwanga abantu abayingira ekisaawe. Akulira ekisaawe ky’e Nnyoonyi ategezezza nga okuzimba ekifo kino bwekigenda okwanguyiza abagenda ku kisaawe okukeberebwa okusinga nga bweguli kati nga balwa mu nnyiriri.
Minisita wa Kampala Beti Kamya alagidde abakwasisa amateeka mu KCCA okuddamu bunnambiro okugoba abatembeyi ku nguudo zonna mu Kampala kuba bagotaanya entambula. Mu kiseera kino enguudo za Kampala ezisinga obungi zijjudde abantu abatundira eby’amaguzi byabwe ku nguudo.
Omulamuzi wa kkooti ey’eddaala erisooka e Nakawa Noah Ssajjabi alemeredwa okusalawo ku misango egivunanibwa abateberezebwa okwenyigira mu butujju n'okutemula eyali omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi okugigoba oba nedda. Abavunanibwa oluvanyuma balagiddwa okudda mu kkooti nga 10/01/2019.
Abamu ku bawaabi abaawakanya ensala ya kkooti mu musango gwokuggya ekkomo ku myaka baggyeeyo empaaba yaabwe nga bagamba ebyayita byayita nga tewali nsonga lwaki baddamu okutaataaganya bannayuganda ngate beyogerera. Abawaabi bano abana bakiikiriddwa puliida waabwe James Byabakama
Poliisi y’e Tororo eriko abasajja babiri beekutte ng’ebateebereza okusomola ebyuma mu mitambo gye ggali y’omukka ekiviiriddeko egaali ebadde eva e Mombosa okwerindiggula ku ddimwa. Akabenje kano kabadde ku kyalo Ofinye kinya nampindi okuva ku nsalo e Malaba ebyamaguzi byebadde yetisse byonna nebyononeka.
Suzan Namata eyakwatibwa emyezi ebiri egyiyise nga avunanibwa okuvuma omukulembeze we Ggwanga mu katambi nga ono abadde yesunze okufuna okweyimilirwa azzidwayo mu komera okutuuka nga 20 ogwekumi n’ogumu. Kino kidiridde omuwabi wa gavumenti Njuki Mariam okutegeeza nti polisi tennaleta fayilo ya Suzan mu kkooti. Wabula ab’oluganda ababadde besunze okudayo...
Ababaka abatuula ku kakiiko ka paalamenti akalondoola ebitongole bya gavumenti aka COSASE bagobye abakungu ba banka enkulu nga entabwe eva ku kulemererwa kujja na biwandiiko bikwata ku banka omusanvu ez’obusuubuzi ezaggalwa. Okusinzira ku ssentebe w’akakiiko ka palamenti kano, Abdul Katuntu, abakungu balina okuwayo ebiwandiiko biino obutasusa lunaku lwa balaza...