Besigye Akukkulumidde Poliisi

0
598

Olwa leero lwatandiise okusa munkola ekiragiro kya kkooti kyeyamuwa nga asaba okweyimirirwa ku musango gwokulya munsiye olukwe kkooti bweyamulagira okulabikanga eri kkooti buli luvanyuma lwa weeks biri.
Dr. Kiiza Besigye olwa leero yevudemu neyemulugunya kumisango egiize egiise gimugulwako nga agamba nti egimu gitadde obulamubwe mumatiga kuba takyewulira bulungi, nga kino kidiride oluvanyuma lwokusibwa olunaku lweggulo olwokujjemera ebiragiro bya poliisi.