Abazadde Baddemu Okusasula Basomesa

0
590

Abasomesa ba primary mu district y’e Tororo baagala gavumenti ezzeewo enkola ey’abazadde okusasulira abayizi mu masomero kiyambeko ku kwongera ku nfuna yaabwe anti omusaala gavumenti gwebawa mutono ddala.
Abasomesa bagamba nti abazadde obutasasulira bayizi bisale kyekiremazza amasomero ate n’ekitondawo n’obunafu mu basomesa olw’obusente obutono bwebafuna