Makerere Etikidde 7000 Leero

0
1138

Abatuuze mu gombolola ye Muwanga mu disitulikiti ye Kiboga balajanidde gavumenti awamu nabakulembeze baabwe, okufaayo babayambe ku nguudo eziri mukitundu kino zebagamba nti zitadde obulamu bwabwe mu matigga kubanga zifuuse kattikiro.
Gombolola eno, yeri ku nsalo nga eyawula disitulikiti ye Mubende ne Mityana ku ye Kiboga era ebitundu bingi bya nsozi.