Bbanka Enkulu Etongozza Okutali Magoba
Gavaana wa banka ya uganda Emmanuel Tumusiime Mutebiile abuulide ababaka nga webamaliriza okubaga amateka banka ye ediini ye Ekisilaamu mwe egenda okutambulira . Gavona wa banka ya uganda abagambwe nga bamaliriza okukola amateka banka eno kwe egenda okukolera nga bamaze dda okugasindiika mu minisutule ye ebye’simbi okugekenyenya.