Omunene Mu Poliisi Bamugobye

0
1143

Akulira bambega mu Poliisi AIGP Col. Atwooki Ndahura, wamu n’abapangisa be, bagobeddwa mu nnyumba mwebabade basula esangibwa e Kampala Mukadde. Kino kiddiridde bawannyundo ba kkooti okutuukiriza omulimu ogwabawebwa kkooti okulagira Col. Atwooki wamu n’abapangisa bonna okuva mu nnyumba naye nebaguguba.