Omudongo 'Bobi Wine' Anaaba Mubaka Ki?

0
1133

Oluvanyuma lw’okuwuuta obuva akalulu ka Kyadondo East abayimbi abatali bamu bagamba nti munanbwe Kyagulanyi Robert abasinga gwebamanyi nga Bobi Wine bingi byebamusubiramu.
Abamu betwogeddeko nabo batubulidde nti munabwe ayolekedde olusozi gambalagadde wabula abalala nga Geofrey Lutaya nebamutendereza nti agya kuba muwanguzi kuba musajja mugezi nnyo.