E Kenya Beesunga Akalulu

0
702

Omukulembeeze wa Kenya Uhuru Kenyata nga banakenya abasaba kisanja kyakubiri, asabye abantu bakulembera okukuuma emirembe obululu buleke kubawula.
Ono era asabye banakenya okukukakasa nti balirwaana baabwe ab’ensi za East Africa babayisa bulungi. Abasing mu Kenya empala zatandiise dda okubakankana nga bagamba nti ebyaliwo mu 2007 byolekedde okuddamu nti kuba waliwo obubonero nti akalulu kagenda kubbibwa.

TagsKenya