Ekiteeso kya Abiriga Yiino, Agamba Emyaka Etaano Tegimala mu Paalimenti

0
513
Ababaka ba paalamenti abawera batandise okubuguumirira olw’ekiteeso ky’omubaka w’e kibuga kye Arua Ibrahim Abiriga nga ayagala beyongeze emyaka ekisanja kibere kya myaka musanvu okuva ku myaka etaano. Okusinziira ku mubaka Ibrahim Abiriga, wiiki ejja nga ababaka abawagira ebaago elyokweyongeza emyaka lwebagenda okutuula okusalawo mubaka ki akagenda okwanjulira palaamenti yegwanga ebaago liino.