Abavubuka Abaganda Bavuddemu Omwasi Kubyokutulugunya ba Bobi Wine

0
440

Abavubuka aba Buganda bawadde gavumenti ennaku 7 okuliyilira nokujjanjaba abantu bonna abatulugunyizibwa ebitongole byebyokwelinda mu kulonda okuzze kubaawo. Bano era bagala ebitongole byamawulire okuzira emikolo jebitongole jonna ejiba jitegekedwa okutuusa nga baguze ebyuuma ebyayononebwa saako okujanjabisa bannamawulire abakosebwa.