Ensonga za Bobi Baziroopye wa Kabaka

0
864

Baganda b’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi bawanjagidde ssabasajja Kabaka wa Buganda abagambire president Museveni aggye muganda waabwe mu mikono gy’amagye asobole okujjanjabwa. Bano babadde wamu n’abayimbi ba Uganda mu lukiiko lwebatuusizza ku woteeri ya Calender e Makindye.