Eyali Yaaya e Buwalabu Alunyumya

0
308

Okuwandiika tekwettanirwa nnyo mu Bannayuganda era abatono abakukola bosanga basumuse mu myaaka. Sharon Kemigisa ow’emyaaka 20 agamba nti okuwandiika kitundu ku ye ngaliko akatabo katekateeka okufulumya. Kemigisa agamba nti ekirowoozo yakifuna ali mu mawanga ga Buwarabu ng’akola kwe kuwandiika akatabo kano.