URA ne VILLA Tebaayise na Bateebi

0
286

Sc villa ne guno gwaaka tenawangula mupiira mu startimes Uganda premier league nga olwalero ekoze amaliri ga 0-0 ne URA e namboole mu mupiira ogulagidwa obutereevu ku sanyuka tv. Villa kati erina obubonero 3 mu mipiira etaano.